Oweekitibwa Al Hajji Twaha Kigongo Kaawaase atukyaliddeko Ku mudaala gwaffe mu Mwoleso gwa Buganda wali mu Lubiri e Mengo nga alambula amakampuni agazze okwolesa ebintu byenjawulo byegakola. Nawe atayitayo ogule Ku byettunzi ebiri mu Mwoleso guno ggaggadde.