EBYETAAGISA OKUFUNA OKUFUUKA MMEMBA
OMUNTU SEKINNOOMU/ INDIVIDUAL MEMBER
- Okweyunga ku Sacco yaffe osasula ensimbi z’obwammemba omutwalo gumu (10,000/=) era osasula enkumi taano(5,000/=) ez’akatabo (passbook).
- Ojjuuza foomu y’obwammemba
- Otuwa obufananyi bwo busatu 3 (passport size photos)
- Otuwa akafananyi kamu ak’omuyima (next of kin) ono abeera waluganda lwo alondoola akawunta yo singa ofuna obuzibu.
- Otuwa photocopy ya identity card okugeza National id, Passport, Driving Permit n’endala.
AKAWUNTI YEKIBIINA (GROUP/COMPANY/CLUB ETC)
- Okweyunga ku Sacco yaffe osasula ensimbi z’obwammemba omutwalo gumu (10,000/=) era osasula enkumi taano(5,000/=) ez’akatabo (passbook).
- Abakiise bana (4) (representatives on the account )
- Obufananyi 3 (passport photos per representative)
- Valid copy of the id of each representative
- Resolution to open the account and a signing mandate where applicable